Abasomesa Basambazze Alipoota ya UNEB

0
576

Ekibiina ekitaba abasomesa ekya National Teachers’ Union (UNATU) kikubye ebituli mu alipoota eyafulumiziddwa ekitngole kya NAPE eya 2015 ng’eraga ng’ettuntuntundu ku basomesa ba primary bweritasobola kusoma lungereza wadde okubala kw’abaana ab’ekibiina eky’omukaaga. UNATU agamba nti ssinga abasomesa tebategeera byebasomesa, n’omuwendo gw’abayizi abagwa ekibiina eky’omusanvu gwandibadde waggulu nnyo.