Abasomesa Bee Mityana Badda Mukuvuga Booda

0
525

Abasomesa abasoba mu bibiri mu district y’eMityana eby’okusomesa abaana b’egwanga balinga ababivuddeko nga kakati bali mu kuvuga boda boda okwenogera nsimbi, ekyongedde okussa omutindo gw’ebyenjigiriza mu kitundu
Gavumenti olubaguddemu nelabula bwegenda okubakwata ssi nakindi bagobwe ku mirimu.