Abasuubuzi N'abalimi Batabuse Lwa Butale

0
691

Abasuubuzi abakolera mu Katale k’oku Mwalo gw’e Nakiwogo mu Municipali y’e Ntebe mu Wakiso District batabuse n’a balimi ababadde babasuubuza ebilime nga ekibatabudde byanfuna anti buli omu yeekokodde mune okufuuka ekizibu nga kuludda lw’abasuubuzi bagamba nti abaleeta ebilime okuva munimiro najja mu Katale nantundira wansi abakosa kinene nnyo anti ye atunda kidoomoole abasuubuzi kyebatakiriziganya nakyo nga bagamba nti bagibwaako omusolo mungi ekitali ku mulimi.