Abatamiivu Nambooze Abaleetera Tteeka

0
1096

Bannayuganda abawoomerwa ebbidde mweraliikirizza ababaka ekitenkanika ekiwalirizza omubaka w’e Mukono Betty Nambooze okubaga ekiteeso ekikugira ennywa y’omwenge mu ggwanga.
Mu bimu Nambooze byayagala bikolebwe mu kiteeso kino mwemuli okuteekawo akakiiko k’eggwanga akawa layisinsi eri abatunda omwenge nga akakiiko kano kali kumpi ku buli disitulikiti.