Abavunaanibwa Ne Kamoga Baggyiddwako Emisango

0
979

Ssabawaabi wa gavumenti aggye emisango ebiri ku bayisiraamu abavunaanibwa ogw’okutemula ba maseeka mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu.
Emisango egibaggyiddwako kwekuli ogw’okubeera n’akakwate ku kibinja ky’abayeekera ekya ADF n’emisango egy’ekuusa ku kutulugunya abantu.
Kino kitegeeza nti Sheikh Kamoga ne banne abalala ekkumi n’abana (14) basigazza emisango ena okuli ogw’obutujju, ogw’okugezaako okutta, n’emisango ebiri egy’obutemu.
Irene Namajja atusakira aga kkooti, abaddeyo…