Abayiga Obusawo Temusooka Kubagezesa

0
621

Ababaka ba palamenti abaamu belayiridde okulemesa entekateka ya minisitule yebyobulamu eyokutandikawo ebigezo ebipya eli abayizi abasoma obusawo biyitte Pre- internaship medical exam ebibadde bilina okutandiika omwezi guuno.
Mukisera kyekimu ababaka ela batabukidde minisita webyobulamu Dr Ruth Jane Acen olwokukozesa enjogera embi etyobola ababaka kwosa nabakungu abalala okuva Uganda Medical association.