Abazi Basse Owa Poliisi ne Bakuliita N'emundu

0
707

Abantu babiri bebakakasiddwa okuba nga batiddwa nabalala babiri embeera yabwe mbi nnyo nga byona bivudde bulumbaganyi obukoleddwa abazigu e Kasangati.
Obulumbaganyi buno bukoleddwa enkya y’aleero nga b’ofiisa ba poliisi babadde bava kukuuma ku kkolero erimu nebalyoka bazindukirizibwa abazigu ababadde batambulira ku Pikipiki n’ekigendererwa ekyokubanyagako emmundu, wabula mukwerwanako, omusirikale wa poliisi omu atiddwa mbagirawo, katulabe nga bwebibadde.