Ab'e Bugisu Lwaki Bakyabba Amasanyalaze?

0
1044

Abakozi b’e Kitongole kya UMEME mu Bugisu bali ku yoleke wa bubbi bw’amasannyalaze obususse mu kitundu kya Uganda kino.
Okusunziira ku woofiisi ya UMEME mu kitundu kino, abantu ebitundu 60 ku buli 100 mu Bugisu amasannyalaze babba mabbe.
Kati UMEME ebawadde ennaku 22 beeroope bokka basonyiyibwe ng’ekwekweto tokkowenja tekinnatandika.