Ab'e Mbuto ku Myalo Tebakeberebwa Kawuka

0
1015

Abatwala ebyobulamu mu disitulikiti ye Buikwe basatira olwo muwendo gwa baana abazalibwa nga balina akawuka ka mukenenya kebagamba nti bakaja ku ba maama babwe nga bazalibwa. Bano kati nga bayambi bwa ko banakyewa, babakanye nekawefube owo kukebera abaana abato abali wansi we myaka 15 akawuka kano basobole okumanya omuwendo gwabwe mpozi n’okubayamba batandika okufuna eddagala nga embeera tenasajuka.