Abee Mubende Balabuddwa Mukutta Ensolo Zomusiko

0
605

Amyuka omubaka wa government e Mubende alabudde banna mubende okukomya okutta ensolo zomusiko owatali kusooka kufuna lukusa okuva eri ekitongole ekivunanyizibwa ku nsolo.
Amyuka RDC Tinkamalirwe Evelyn bino abyogedde asisikanye ab’ekitongole kya Elephant Neighbour Centre e Mubende ku office ze nga bano belalafubana okulaba nge enjovu tezitirimbulwa.