Abee Nakawa Banywezezza Bulungi Bwansi

0
1207

Abakulembeze b’e Nakawa nga beegasse wamu n’abavubuka bakoze bulungi bwansi mu Katale k’e Nakawa olw’obujama obubadde bususse mu katale ako.
Bano bagogodde emyala, n’okwera kasasiro era akatale balese katemagana.
Abakulembeze basuubizza okwongera okusasaanya enkola eno mu bitundu ebirala, so si Nakawa yokka.