Abee Wandegeya Beekalakaasizza Lwa Mpoza

0
516

Abasuubuzi b’omukatale k’e Wandegeya nate bazzeemu okwekalakaasa olw’empooza n’ebisale by’obupangisa byebagamba nti bissusse obungi. Abasuubuzi bano bagaala gavumenti eyingire mu nsonga z’akatale kano mu bwangu ddala.