Akabenje e Fortportal

0
573

Abantu babiri basimatusse okufa motoka mwebabadde batambulira bweremeredde omugoba waayo okukakana ng’evudde ku kkubo neryoka yerindiggula ennume y’ekigwo. Motoka bano kwebabadde batambulira ebadde ekubyeko ebirime. Akabenje kano kagudde mu kifo ekiyitibwa Kasumba Nyanja e Kabalole.