Amannya G'enguudo mu Kibuga Ogamannyi?

0
993

Bannakampala bajjukizza ekitongole ekikulira ekibuga ekya KCCA kibayambe kituukirize enteekateeka ey’okulamba enguudo n’ebibanja byonna, gye yayanjula gyebuvuddeko.
KCCA yalangirira entegeka ey’okulamba enguudo zonna, okwanguyizaako abantu naddala mu byendagirira, n’okuteekateeka obulungi ekibuga.
Wabula bannakampala abamu beebuuza entegeka eyo yakoma wa?