Arua Ekungubadde Omusumba Drandua

0
601

Ennyiike ebuutikidde Arua, omulambo gw’omusumba eyali yawummula, kati omugenzi Emeritus Fredrick Drandua bwegubadde gujjibwa mu maka ge agasangibwa ku kaalo Ullepi.
Ebyokwerinda byesibidde ddala okumala ekiseera nga buli muntu ayayaana okukuba eriiso evvanyuma ku musumba eyawummudde obulamu bwensi eno.