Asiiku Obulamu: Enzijanjaba Y'okugolola Ebunywa Tejjumbiddwa

0
791

Waliwo endwadde ezikumalako emirembe n’otandika nokulowooza oba baakuloga ssi nakindi nowaayiriza emyaka gyo nga ogamba gikuwuubidde akatambala.
Mu zino mulimu omugongo, ebigere n’enyingo.
Bangi mukanya kwekatankira panadol mwaka ku mwaka naye nga wa. Mu Asiika obulamu ekilo kya leero Zahra Namuli akuleEtedde enzijanjaba etateredwaako nnyo ssira naye nga ekoze kinene okukkakkanya emigongo egiruma.