Ba Sipiika Ba IGAD Bakkaanyizza ku South Sudan

0
1038

Omukago ogugatta ababaka ba Palamenti ogwa Inter palamenti union IGAD,kyadaaki gulagidde palamenti zona mu kitundu kino okuwereza ababaka babiri oba basatu mugwanga lya South Sudan okwogeraganya nenjuyi ebbiri ezitakyalima kambugu, bataase ku kiyiwa musaayi munsi eno.
Bano okusalawo bwebati omukubiriza wa Palamenti ya Uganda Rebecca Alitwala Kadaga okutegeeza babaka bane nti ng’abakubiriza bakoze kitono nnyo okutaasa ku mbeera eri mu South Sudan.

TagsIGAD