Babiri Bakwatiddwa N'amasanga

0
500

Poliisi ekutte abasajja 2 ababadde beefudde mukoko mu kukusa amasanga g’enjovu.
Abasajja bano police erudde ng’ebalinnya akagere, era ekikwekweto kino ekitutte omwezi omulamba, esobodde okubowa amasanga agaweza kilo 300 n’omusobyo.