Bannamakolero Bakutte Ku Bakyala

0
1110

Omwoleso gwa bannamakolero n’abasuubuzi ogw’omwaka guno gukubye kkoodi, gwa kuyinda ku ntandikwa y’ogwekkumi.
Ku mulundi guno abateesiteesi basazeewo okusembeza abakyala ku mwanjo, era abakyala abeenyigidde mu by’amakolero baakuyambibwa.
DR Maggie Kigozi agambye nti kkampuni ezinaayolesa ezifuddeyo okuwa abakazi emirimu za kusiimibwa.