COMOROS si Tiimu Ya Kuzannya

0
1089

Newankubadde nga tiimu ya Comoros terina kigendererwa kya maanyi mu mupiira ogw’okusunsulamu abanaavuganya ku kikopo kya Africa, naye kino tekirina kweyibaaza Uganda.
Abasambi ba tiimu eno ekyewunyisa bagusambira Bulaaya, era abazannyi 5 be bokka abagusambira eka.
NBS olwaleero ekunnyonnyola tiimu ya Comoros.