DP Yeemulugunya Ku Ssente Z'okuddabiriza Amaka Ga Pulezidenti

0
700

Bannakibiina kya DP beekokkodde nnyo gavumenti ya president Museveni olw’obutafa ku muntu wa wansi, n’edda mu kudiibuuda ensimbi y’omuwi w’omusolo.
Aba DP okusinga bekwatiridde nnyo amaka ga president agaasabye obuwumbi 7 okuddaabiriza amaka ago.
DP egamba nti ensimbi ezo zandiyambye abasawo abatannasasulwa musaala, n’okuddaabiriza amasomero agali obubi.

TagsDP

More News