Ebigezo Byabasiraamu Bitandise

0
692

Abayizi abamaze emyaka omusanvu nga babbinkana n’emisomo gy’eddiini y’o busiraamu olwaleero batandise ebigezo wonna okwetooloola egwanga.
Ate e Ntebe ebaluseeyo obutakanya wakati w’olukiiko lwa Meeya w’ekibuga ky’e Ntebe n’olukiiko oludduukanya essomero lya gavumenti erya bona basome nga entabwe eva ku lukomera lwa ssomero .

TagsIslam