Eddwaliro Ly'e Ntoroko Lirwaza, Abalwadde Badduse

0
638

Embeera mu ddwaliro lye Ntoroko ekkulu yeeralikiliza nga evuddeko n’abalwadde okuliddukamu nga batya okufuniramu endwadde endala.
Akatogo akali mu ddwaliro lino katiisa anti abalwade abasajja n’abakazi ssaako abaana bonna bonna basula mu waadi zeezimu awatli kubaawula.
Ddumba Lawrence abadde Ntoroko.