Ekiteeso Kya Nambooze Kyandivaamu Ekiramu

0
1036

Ababadde banywa omwenge nebatuuka n’okufuula obuggere, nga nabamu bbaala bazikeera bukezi ate ng’abasinga basulayo, bubakeredde, anti Gavumenti ekakasiza nga bwegenda okuwagira ebbago Omubaka wa Municipali ye Mukono, Betty Nambooze lyayagala okuleeta.
Mubbago lino abantu bwekuba kwekoserera bugonja munaku ezokukola, balina kitandiika ssaawa kkumi neemu ezakawungeezi, bagunyuke ssaawa mukaaga, bwosussa essaawa guba musango.