Ekya KCCA Kyengedde, Ebbugumu Ly'eyongedde

0
740

Abakulembera ekibuga Kampala bafulumizza enteekateeka y’ebikujjuko bya bannakampala ebya Kampala City Festival ebigenda okubeerawo ku nkomerero ya wiiki eno.
Wano era poliisi weesinzidde n’erabula abakozi b’effujjo nti tebeetantala kulinnya mu kibuga kya ggwanga ekikulu, okuggyako nga baagala kulaba ku musaayi oba okusula mu kaduukulu.