Emiranga Gisaanikidde Ekyalo Kigomba, Kansala Afiridde Munju

0
894

Abakulembezze n’a batuuze mu kibuga Mukono bakedde kwesansabaga bwe basanze Ndagire Reginah abadde kansala omukyala akikirira omuluka gwe Ggulu ward A mu lukiiko lwa Mukono Central Division nga yafiira mu muzigo.
Ono banne baakoma okumulabako enaku 3 eziyisse ekiwalirizza abakulembeze nga bali wamu ne polisi okumenya oluggi lwenju mwabadde asula mwebamusanze nga yafa dda.