Empaka za CECAFA Zitandika Mmande

0
1045

Ebula embale empaka z’omupiira eza CECAFA wabula nga ku luno z’abakyala, zijjibweko akawuuwo.
Uganda yegenda okukyaaza empaka zino ezinaatandika nga ennaku z’omwezi 11 omwezi guno gwennyini e Jinja.
Kino nno kigendereddwamu okutumbula omuzannyo gw’omupiira ogw’ebigere ogusambibwa abakazi.

TagsCECAFA