Empaka za Woodballl Zisembedde

0
797

Ng’ebula kumpi omwezi mulamba empaka za Woodball ziggyibweko akawuuwo, ttiimu amakumi 40 zokka zezakewandiisa okusobola okwetaba mu mpaka zino.
Empaka za Woodball zakutandika nga 29 omwezi ogujja ku ssettendekero wa Uganda Christian University e Mukono.