Enkola Ya Gavumenti Ezzeemu Okutunuulirwa

0
382

Abakungu ba gavumenti ab’enjawulo beesozze olusirika lwa nnaku ttaano okusobola okwegeyaamu ku biki ebikoleddwa n’ebikyaabasoomoza mu kisanja.
Olusirika luno nga lutandise lwaleero ku Commonwealth Resort e Munyonyo lugguddwawo ssabaminisita Dr Ruhakana Rugunda era nga lusuubirwa okuggalwawo omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni.