Enkuba Ejja Naye Ntono -Luboyera

0
659

Ekitongole kya gavumenti ekikola ku ntebeereza y’obudde kirabudde ku nkuba entono eyinza okwongera okutonnya wakati w’omwezi ogwomwenda n’ogwekkumi nebiri.
Abakungu mu kitongole kino bagamba nti olwembeera eno kigwanidde abantu okutereka ku mmere ate n’okuyiga okukekkereza amazzi.

More News