Ensonga Ly'ettaka Lya Gavumenti e Kigungu Etabudde Babaka

0
634

Ababaka ba palamenti abatuula kukakiiko akakola kubyokwerinda bewunyiiza okulaba nga abakulembera amakomera bapangisa etaaka lya gavumenti elye Kigungu acre 63 kukakadde kamu koka nemitwalo abiiri ekintu ekibaje enviri kumutwe.
Baano ela bategezeza nga bwebagenda okuyita akulira amakomera mugwanga okuja mu paalamenti okumubuuza lwaaki yayongerayo endagaano okuva ku myaaka a 20 okudda 49 nga endagano eyasooka ne kamouni jebapangisa etaaka tenaba nakumala myaka etaano.