Ensonga Y'abavubuka Abaleeta Obubizzi

0
565

Abavubuka abeyita aatalina mirimu abasuula obubizzi ku paalimenti wiiki ewedde betondedde abasiramu bebagamba nti obubaka bwabwe baabufuna bubi. Kino kiddiridde embeera eyali ku kooti wiiki ewedde abantu abeeyita abasiraamu bwebeekalakaasa abavubuka lwebatwalibwayo nga bagamba nti baatyoboola obusiraamu.