Essiga Eddamuzi Lyetegekera Ebiseera Ebiddako

0
676

Ekitongole ekiramuzi kiri mu kaweefube wa kwezza bujja kirabe engeri gyekiyinza okuweerezamu bannayuganda mu myaka etaano egiggya. Mu bimu ku bisinga okutawaanya ekitongole kino mwemuli omusaala omutono, obutaba na bifo bimala webakolera mirimu gyabwe ssaako okugendera nga munkwawa za ministry y’amateeka sso nga bagamba nti bandibadde ekitongole ekyetongodde.