Eyatwonoonera Omwana Poliisi Yamuta – Bazadde

0
660

Abatuuze b’oku kyalo Katuuso mu ggombolola ye Namayumba mu district ye Wakiso, batabukidde poliisi y’e Kakiri gyebalangidde obuli bw’enguzi nga byona biva ku ngeri gyeyayimbulamu omusumba agambibwa okukira akaana ak’emyaka omusanvu gyoka nalyoka akatuuza ku lujjuliro lw’omulabe lusifa.