Gavumenti Egamba Omusujja Gwenkaka e Masaka Gulinyiddw

0
524

Ministry y’ebyobulamu ekakasizza nga omusujja gwenkaka ogubadde gunzinzeeko Bannamasaka bwegulinyiddwa ku nfeete.
Omusujja guno gubadde gwazingako ekyaalo kaloodo e Masaka nga eno abantu 7 bebaakakasibwa okuba nti baali bafunye omusujja guno kattila.
Mukwogera nebannamawulire enkya yaleero, akwanaganya ebyobujanjabi mu ministry yebyobulamu Dr Anthony Mbonye akakasiza nti kati essira lyakutekebwa kubayingila eggwanga ku kisaawe Entebbe obutakomyaawo musujja guno mubantu