Gavumenti Emalirizza Enkola Enagoberelwa mu Nkuza Eri Abaana

0
460

Gavumenti kyadaaki emalirizza enkola enagoberelwa mu nkuza n’endabirila esinga obulungi eri abaana okuviira ddala nga bali mu lubuto okutuuka ku myaaka munaana
Enkola eno yakutongozebwa pulezident Museveni olunaku lw’enkya era eyogeddwako nga omu ku kawefube anayamba okutuusa Uganda ku ddala ly’ebyenfuna n’enkulakulana ensingako omwaaka 2020 wegunatukira