Gavumenti Esabiddwa Okugula Ebya Kuno

0
523

Bannamakolero ba kuno baagala gavumenti n’ebitongole byayo byonna batandike okukola ebintu ebikoleddwa kuno ne Bannayuganda abalala babalabireko.
Mu kiseera kino Uganda erina amakolero agakola ebintu naddala ebyeyambisibwa mu kuzimba n’ebirala naye nga bannyinigo bagamba nti bibadibiridde lwa kubulwa baguzi.