Golola Akomyewo, Wakulwanira mu Kenya

0
571

Munnayuganda omukubi w’ensabaggere Moses Golola akomyeewo mu miguwa era nga ku luno wakurwanira Kenya. Ageenda kulwana n’omutanzania Emmanuel Shija