Hassan Alwi Aloota Bingi ku Mmotoka

0
874

Hassan Alwi yakamala okwetikka ekikopo ky’empaka ze motoka ekya Pearl of Africa Rally era nga yakulembedde n’ekibinja kya Rally y’eggwanga eya NRC. Olwaleero NBS egwiikirizza omuvuzi ono ku ssettendekero wa International University in East Africa gyakolera natutegeeza nti okuwangula empaka z’ggwanga ez’emmotoka naye kyamwewunyisa kuba teyakirowooza nako n’omulundi n’ogumu.