Hassan Alwi Awangudde Eza Pearl Rally

0
698

Munayuganda Ali Arwi awangudde empaka z’emotoka eza pearl of Africa rally naye ng’abasinga basigadde bazekokola anti banji tebasobodde kumalako olw’ebizibu ebitali bimu ebigudde ku motoka zabwe.