Jamil Mukulu Ali Luzira Atabukidde ku Kkooti

0
1172

Kyadaaki eyali akulira abayeekera ba ADF Jamil Mukulu asindikiddwa e Luzira gyanaava atandike okuwerennemba n’emisango gy’obutemu.
Jamil Mukulu amaze ebbanga erisoba mu mwaka gumu mu kaduukulu ka Poliisi ng’oluleeteddwa mu kkooti nakuba emmeeeza olw’embeera yye ne banne mwebayisibwa gyebagamba nti tewoomera nnakabululu.