Katamba Akoze Tekinologiya Akenga Obulwadde mu Bisolo

0
938

Munnayuganda Ronald Katamba eyeekolera erinnya mu kuvumbula amagezi ga saayansi mu by’obulimi, asazeewo okutalaaga eggwanga ng’asomesa abalunzi ku kulwanyisa endwadde mu Magana.
Katamba asuubizza okukozesa ekitundu ku sente ze yawangula, okusasaanya amagezi ge mu bantu, kyokka n’asaba gavumenti emukwatireko.