KCCA FC Ewera Okudda N’obuwanguzi Okuva Arua

0
511

Ttiimu ya KCCA FC ewera nga bwegenda okudda n’obuwanguzi okuva mu Arua gyegenze okuttunka ne ttiimu ya Onduparaka.
Mu kiseera kino, ku kimeeza ttiimu ya KCCA ekyakikulembedde n’obubonero mwenda oluvannyuma lw’okuwangula emipiira esatu egy’omuddiringanwa gyeyakazannya.