KCCA Yateekawo Webanoonyereza Emirimu

0
472

KCCA mu kawefube ow’okulaba nga eyamba abantu okufuna emilimu n’obukodyo bwebayinza okukozesa okusobola okwetandikirawo emilimu yassawo ekifo ekyenjawulo abantu mwebasobola okugenda nebafuna obukugu nga kwotadde nokubawa emilimu.
EKifo kino kiyitibwa KCCA Employment Service Bureau and Labor office era nga kyatandikibwa wo kuyamba banna Kampala.

TagsKCCA