Kkooti Elagidde UCU Eriyirire Abayizi

0
626

Kkooti e Jinja eragidde Yunivaasite y’ekkanisa ya Uganda Christian University okuliyirira abavubuka ababiri abaali basoma amateeka abaagobwa mu Yunivasite eno.
Abavubuka bano baali bawakanya ekya Yunivasite okubongeza ebisale.
Wabula omulamuzi alagidde basooke baliyirirwe ensimbi zebanaasasanya mu byentambula olwo omusango gugende mu maaso.