Minisita Aceng Aguumaazizza Ababaka mu Paalimenti

0
477

Minisita w’ebyobulamu Ruth Aceng era talabiseeko mu paalimenti nga bweyali asuubiddwa okulabikako attaanye ku buddo bw’abayizi abayiga obusawo abeekalakaasa gyebuvuddeko olw’ensako yaabwe.
Dr Aceng yali yalaalikibwa okulabikako naye kino n’olwaleero tekisobose ekinyiizizza ababaka ababadde bamaze n’okutuula.
Sam Ibanda Mugabi abaddeyo mu paalimenti.