Minisita Tumwebaze: Mutunde Nnyo Uganda

0
1158

Gav’t eteekateeka okuleeta enkola enalambika entambuza yamawulire agakwata kubitongole bya Gav’t ebyenjawulo munkola eyawamu.
Minister webya Tekinologiya namawulire Frank Tumwebaze agamba enkola eriwo kati eya buli kitongole okwekolera kunsonga zaaakyo ezamawulire yetaaga okukyusaamu okulaba nga entambula yamawulire alambululwa.