Minisita Webyobulambuzi Atongoza "WEEKEND ESCAPE , MUJE TULAMBULE"

0
666

Minister webyobulambuzi atongoza enkola etuumidwa WEEKEND ESCAPE , MUJE TULAMBULE ngeeno yakusobozesa buli munna uganda okubeera nga asobolera dala okulambula ebyobulambuzi ebili mugwanga lino kusente entono dala.
Minister omubeezi owebyobulambuzi GODFREY KIWANDA SUUBI bwabade atongoza enkola eno ategeezeza nga buli munna uganda bwagenda okufuna omukisa okubeera nga agenda nebanne okulambula ekitundu ekinaaba nga kilondedwa okulambula.