Minisita Yeweredde Abalaga Obuseegu

0
1043

Minister avunanyizibwa kubyamawulire amagezi ag’ekikugu ne Tekinologiya Frank Tumwebaze agamba nti agenda kwongeera okumyumyula amateeka agakwata ku biwerezebwa mu mayengo g’empewo, kuba abamu kirabika nga befunyiridde ku kimu kyakuwereza buseegu kyebatayinza kugumikiriza mu nsi ya Uganda.