Mmeeya ne Ssentebe Bakaayanira Buyinza e Mityana

0
420

Wabalusewo obutakkaanya mu bukulembeze e Mityana ekilabise okwongera okutataaganya obuweereza mu kitundu obumaze ebbanga nga buyuuga.
Mayor wa municipaali ye Mityana Esther Ndyanabo alumiriza sentebe wa district Joseph Luzige okuyingirira emirimu gye n’okugezaako okumulemesa okukulembera obulungi ekibuga ng’amuyisaamu amaaso.